Abalam 13:5 - Luganda Bible 20035 Era omwana ow'obulenzi gw'olizaala, taamwebwengako nviiri, kubanga omwana oyo aliba Muwonge eri Katonda okuva mu lubuto. Ye alitandika omulimu ogw'okununula Yisirayeli mu Bafilistiya.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 kubanga, laba, oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi; taamwebwengako nviiri kubanga omwana aliba Muwonge eri Katonda okuva mu lubuto; era yalitandika okulokola Isiraeri mu mukono gw'Abafirisuuti.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Kubanga, laba, oliba olubuto n’ozaala omwana wabulenzi, era tamwebwangako nviiri, kubanga omulenzi aliba Muwonge wa Katonda ng’akyali mu lubuto lwa nnyina, era yalitanula okulokola Isirayiri okuva mu mukono gw’Abafirisuuti.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 kubanga, laba, oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi; so akamwano tekayitanga ku mutwe gwe: kubanga omwana aliba Muwonge eri Katonda okuva mu lubuto: era ye alitanula okulokola Isiraeri mu mukono gw'Abafirisuuti. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 kubanga ojja kufuna olubuto ozaale omwana mulenzi. Akamwano tekamuyitanga mu mutwe, kubanga aliba mwana munazireewo wa Katonda okuva mu lubuto lwa nnyina; oyo y'aliwonya Yisirayeli mu mikono gw'Abafilisitiini.” See the chapterLuganda DC Bible 20035 Era omwana ow'obulenzi gw'olizaala, taamwebwengako nviiri, kubanga omwana oyo aliba Muwonge eri Katonda okuva mu lubuto. Ye alitandika omulimu ogw'okununula Yisirayeli mu Bafilistiya.” See the chapter |