Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:3 - Luganda Bible 2003

3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Oli mugumba, tozaalanga ku mwana. Naye ojja kuba olubuto, ozaale omwana wa bulenzi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi n'amugamba nti, “Laba nno, oli mugumba so tozaala; naye oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Malayika wa Mukama Katonda n’alabikira omukazi n’amugamba nti, “Laba, kaakano, oli mugumba era atazaalanga ku mwana, naye oliba olubuto n’ozaala omwana wabulenzi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi n'amugamba nti Laba nno, oli mugumba so tozaala: naye oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Malayika w'Omukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Kati oli mugumba, tolina mwana; naye ojja kufuna olubuto, ozaale omwana wa bulenzi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Oli mugumba, tozaalanga ku mwana. Naye ojja kuba olubuto, ozaale omwana wa bulenzi.

See the chapter Copy




Abalam 13:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements