Abalam 13:2 - Luganda Bible 20032 Waaliwo omusajja, erinnya lye Manowa, ow'e Zora, ow'omu kika kya Daani. Mukazi we yali mugumba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Waaliwo omusajja ow'e Zola ow'omukika kya Daani, erinnya lye Manowa; eyalina mukazi we nga mugumba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Ne wabaawo omusajja ow’e Zola, ow’omu kika ky’Abadaani, erinnya lye Manowa, eyalina mukazi we nga mugumba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Era waaliwo omusajja ow'e Zola, ow'ekika eky'Abadaani, erinnya lye Manowa; ne mukazi we yali mugumba n'atazaala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Waaliwo omusajja omu ow'omu Zora, ow'omu kika ky'Abadaani, erinnya lye nga ye Manowa. Yalina omukazi nga mugumba, nga talina mwana. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Waaliwo omusajja, erinnya lye Manowa, ow'e Zora, ow'omu kika kya Daani. Mukazi we yali mugumba. See the chapter |