Abalam 13:15 - Luganda Bible 200315-16 Manowa teyamanya ng'oyo malayika wa Mukama, kyeyava amugamba nti: “Nkwegayiridde, sooka oleke okugenda, tukufumbireyo embuzi ento.” Kyokka malayika wa Mukama n'agamba nti: “Ne bwe siigende mangu, era sijja kulya ku mmere yo. Naye bw'oyagala okuteekateeka ekiweebwayo ekyokebwa, osaanidde okukiwa Mukama.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Manowa n'agamba malayika wa Mukama nti, “Nkwegayiridde lindako tukuteekereteekere omwana gw'embuzi omale okulya.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Awo Manowa n’agamba malayika wa Mukama Katonda nti, “Sigala wano naffe, tukuteekereteekere akabuzi akato.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Manowa n'agamba malayika wa Mukama nti Nkwegayirira, tukulwiseewo, tukuteekereteekere omwana gw'embuzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Manowa n'agamba Malayika w'Omukama nti: “Nkwegayiridde, ogira osigala naffe, tukuttire akabuzi.” See the chapterLuganda DC Bible 200315-16 Manowa teyamanya ng'oyo malayika wa Mukama, kyeyava amugamba nti: “Nkwegayiridde, sooka oleke okugenda, tukufumbireyo embuzi ento.” Kyokka malayika wa Mukama n'agamba nti: “Ne bwe siigende mangu, era sijja kulya ku mmere yo. Naye bw'oyagala okuteekateeka ekiweebwayo ekyokebwa, osaanidde okukiwa Mukama.” See the chapter |