Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:14 - Luganda Bible 2003

14 Talyanga ku kintu kyonna ekiva ku mizabbibu. Tanywanga mwenge, wadde ekirala kyonna ekitamiiza. Era talyanga kya muzigo na kimu. Akwatanga byonna bye namulagira.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Talyanga ku kintu ekiva ku muzabbibu, so tanywanga mwenge newakubadde ekitamiiza so talyanga kintu kyonna ekitali kirongoofu; byonna bye nnamulagira abikwatanga.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Mukazi wo tateekwa kulya kibala ekiva mu zabbibu, newaakubadde okunywa envinnyo, newaakubadde okunywa ekitamiiza, wadde okulya ekintu kyonna ekitali kirongoofu. Ateekwa okukola buli kintu kye namulagira.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Talyanga ku kintu ekiva ku muzabbibu, so tanywanga mwenge newakubadde ekitamiiza so talyanga kintu kyonna ekitali kirongoofu; byonna bye nnamulagira abikwatenga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Talyanga kintu kyonna ekiva ku mizabbibu, tanywanga evviini oba ekitamiiza; talyanga ekitali kirongoofu. Ebyo byonna bye namugambye, abituukirizanga.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Talyanga ku kintu kyonna ekiva ku mizabbibu. Tanywanga mwenge, wadde ekirala kyonna ekitamiiza. Era talyanga kya muzigo na kimu. Akwatanga byonna bye namulagira.”

See the chapter Copy




Abalam 13:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements