Abalam 13:12 - Luganda Bible 200312 Manowa n'amubuuza nti: “Ebigambo byo bwe birituukirira, omwana alikola mulimu ki? Era obulamu bwe buliba bwa ngeri ki?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Manowa n'amubuuza nti, “Ebigambo byo bwe birituukirira, omwana alikola omulimu ki? Era obulamu bwe buliba bwa ngeri ki?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Manowa n’amubuuza nti, “Ebigambo byo bwe birituukirira, biragiro ki bye tuligoberera nga tukuza omulenzi?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Manowa n'agamba nti Kale nno ebigambo byo bituukirire: omwana alifaanana atya, n'omulimu gwe (guliba ki)? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Manowa n'amugamba nti: “Ebigambo byo bwe binaatuukirira, omwana asaanye ayisenga atya era anaakolanga ki?” See the chapterLuganda DC Bible 200312 Manowa n'amubuuza nti: “Ebigambo byo bwe birituukirira, omwana alikola mulimu ki? Era obulamu bwe buliba bwa ngeri ki?” See the chapter |