Online Bible

- Advertisements -




Abalam 12:2 - Luganda Bible 2003

2 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange twalina enkaayana ey'amaanyi n'Abammoni. Nabayita mmwe, naye ne mutajja kubamponya.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Yefusa n'abagamba nti, “Nze n'abantu bange twalina enkayana ey'amaanyi ennyo n'abaana ba Amoni netubayita mmwe naye ne mutajja kutuyamba.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Yefusa n’abaddamu nti, “Nze n’abantu bange twatawaana nnyo okulwanyisa abaana ba Amoni, era nabakoowoola mujje mutubeere, naye temwajja kutubeera kuva mu mukono gwabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Yefusa n'abagamba nti Nze n'abantu bange twali tulwana nnyo n'abaana ba Amoni; awo bwe nnabayita ne mutandokola mu mukono gwabwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange tubadde ku mbiranye nnyo n'Abammoni; nabalaajanira, naye temwajja kumponya mu mikono gyabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange twalina enkaayana ey'amaanyi n'Abammoni. Nabayita mmwe, naye ne mutajja kubamponya.

See the chapter Copy




Abalam 12:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements