Abalam 12:14 - Luganda Bible 200314 Yalina batabani be amakumi ana, ne bazzukulu be amakumi asatu, abeebagalanga ku ndogoyi nsanvu. Abudooni yakulembera Yisirayeli okumala emyaka munaana, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Yalina batabani be ana (40) n'abazzukulu be asatu (30), abeebagalanga ku ndogoyi nsanvu (70). Yalamulira Isiraeri emyaka munaana (8). See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Yalina abaana aboobulenzi amakumi ana, n’abazzukulu amakumi asatu abeebagalanga endogoyi nsanvu. Yalamula Isirayiri okumala emyaka munaana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Era yalina batabani be ana n'abazzukulu be asatu, abeebagalanga ku baana b'endogoyi nsanvu: n'alamulira Isiraeri emyaka munaana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Yalina abaana abalenzi amakumi ana n'abazzukulu amakumi asatu, nga beebagala endogoyi nsanvu. Yalamula Yisirayeli emyaka munaana. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Yalina batabani be amakumi ana, ne bazzukulu be amakumi asatu, abeebagalanga ku ndogoyi nsanvu. Abudooni yakulembera Yisirayeli okumala emyaka munaana, See the chapter |