Abalam 11:8 - Luganda Bible 20038 Abakulembeze mu Gileyaadi ne bagamba Yefuta nti: “Tukyukira gy'oli kaakano, kubanga twagala ogende naffe olwanyise Abammoni, era obe mukulembeze wa bantu bonna mu Gileyaadi.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Abakadde ab'e Gireyaadi ne bagamba Yefusa nti, “Kyetuvudde tujja gyoli, ogende naffe tulwanyise abaana ba Amoni, era oliba mufuzi w'abantu bonna mu Gireyaadi.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Abakadde b’e Gireyaadi ne bagamba Yefusa nti, “Tuzze gy’oli kaakano, ojje ogende naffe, olwanyise abaana ba Amoni, n’oluvannyuma onoobeera mukulembeze w’abo bonna ababeera mu Gireyaadi.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Abakadde ab'e Gireyaadi ne bagamba Yefusa nti Kyetuvudde tukukyukira nate kaakano ogende naffe olwane n'abaana ba Amoni, naawe oliba mukulu waffe afuga bonna abatuula mu Gireyaadi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Abakadde b'omu Gileyaadi ne bagamba Yefuta nti: “Ekyo kye kituleese gy'oli; jjangu naffe olwanyise Abammoni; olifuuka mukulembeze waffe, n'abo bonna ab'omu Gileyaadi.” See the chapterLuganda DC Bible 20038 Abakulembeze mu Gileyaadi ne bagamba Yefuta nti: “Tukyukira gy'oli kaakano, kubanga twagala ogende naffe olwanyise Abammoni, era obe mukulembeze wa bantu bonna mu Gileyaadi.” See the chapter |