Abalam 11:7 - Luganda Bible 20037 Yefuta n'abagamba nti: “Mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange. Kale lwaki mujja gye ndi kaakano nga muli mu buzibu?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti, “Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Kiki ekibaleese gye ndi kaakano nga mutuuse mu buzibu?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Yefusa n’agamba abakadde b’e Gireyaadi nti, “Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Lwaki kaakano mujja gye ndi nga mulina ekizibu?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Kale ekibaleese gye ndi kaakano kiki nga muli mu nnaku? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Yefuta n'ayanukula abakadde b'omu Gileyaadi nti: “Si mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Lwaki kati nga mugudde mu bizibu mujja gye ndi?” See the chapterLuganda DC Bible 20037 Yefuta n'abagamba nti: “Mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange. Kale lwaki mujja gye ndi kaakano nga muli mu buzibu?” See the chapter |