Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:39 - Luganda Bible 2003

39 Emyezi ebiri bwe gyaggwaako, omuwala n'adda eri kitaawe. Kitaawe n'akola nga bwe yeeyama eri Mukama, omuwala n'afa nga tamanyi musajja. Eno ye yali entandikwa y'empisa mu Yisirayeli,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

39 Emyezi ebiri bwe gyaggwaako, omuwala n'adda eri kitaawe. Kitaawe n'akola nga bwe yeeyama eri Mukama, omuwala n'afa nga tamanyi musajja.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

39 Oluvannyuma lw’emyezi ebiri, omuwala n’akomawo eri kitaawe, era kitaawe n’amuwaayo, nga bwe yeeyama. Yali muwala mbeerera. Era okwo kwe kwava empisa mu Isirayiri

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

39 Awo olwatuuka emyezi ebiri bwe gyaggwaako, n'akomawo eri kitaawe, n'amukola ng'obweyamo bwe bwe bwali bwe yeeyama: era yali tannamanya musajja.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

39 Emyezi ebiri bwe gyaggwaako n'akomawo eri kitaawe, n'amukola nga bwe yali yeeyamye. Yali akyali mbeerera. Ne kifuuka mpisa mu Yisirayeli

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

39 Emyezi ebiri bwe gyaggwaako, omuwala n'adda eri kitaawe. Kitaawe n'akola nga bwe yeeyama eri Mukama, omuwala n'afa nga tamanyi musajja. Eno ye yali entandikwa y'empisa mu Yisirayeli,

See the chapter Copy




Abalam 11:39

Follow us:

Advertisements


Advertisements