Abalam 11:33 - Luganda Bible 200333 N'abakuba okuva ku Aroweri okutuuka mu miriraano gya Minniti, bye bibuga amakumi abiri, n'okutuuka ku Abelu Keramimu. N'abattamu bangi nnyo. Bwe batyo Abammoni ne bawangulwa Abayisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 N'abakuba okuva ku Aloweri okutuuka ku miriraano gye Minnisi, bye bibuga abiri (20), n'okutuukira ddala ku Aberukeramimu, n'atta abantu bangi nnyo. Bwe batyo abaana ba Amoni bwe bawangulwa aba Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 N’abakuba okuva ku Aloweri okutuuka e Minnisi, bye bibuga amakumi abiri, n’okutuukira ddala ku Aberukeramimu; n’abakubira ddala era abaana ba Isirayiri ne bawangulira ddala abaana ba Amoni. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 N'abakuba okuva ku Aloweri okutuusa ng'ojja e Minnisi, bye bibuga abiri, n'okutuuka ku Aberukeramimu, n'abatta bangi nnyo. Abaana ba Amoni bwe baajeemulwa bwe batyo mu maaso g'abaana ba Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU33 Yabakuba okuva ku Aroweri okutuukira ddala ng'ojja e Minniti, bye bibuga amakumi abiri; ate n'okutuukira ddala e Abeli-Keramimu; yabakuba bubi nnyo. Abammoni ne batoowazibwa mu maaso g'Abayisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 200333 N'abakuba okuva ku Aroweri okutuuka mu miriraano gya Minniti, bye bibuga amakumi abiri, n'okutuuka ku Abelu Keramimu. N'abattamu bangi nnyo. Bwe batyo Abammoni ne bawangulwa Abayisirayeli. See the chapter |