Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:31 - Luganda Bible 2003

31 omuntu alisooka okufuluma mu miryango gy'ennyumba yange okunnyaniriza nga nkomyewo n'obuwanguzi, aliba wa Mukama. Ndimuwaayo okuba ekitambiro ekyokebwa.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 ne nkomawo emirembe, omuntu yenna alisooka okufuluma mu nnyumba yange okunsisinkana, ndimuwaayo okuba ekiweebwayo ekyokebwa eri Mukama.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 ekintu kyonna ekirifuluma mu nzigi z’ennyumba yange nga nkomyewo mu buwanguzi, ne kinyaniriza nga nva mu baana ba Amoni, ndikiwaayo ng’ekiweebwayo ekyokebwa eri Mukama.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 awo olulituuka, ekintu kyonna ekirifuluma mu nzigi z'ennyumba yange okunsisinkana, bwe ndikomawo emirembe okuva eri abaana ba Amoni, kiriba kya Mukama, nange ndikiwaayo okuba ekiweebwayo ekyokebwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

31 kyonna ekinaasooka okufuluma mu nnyumba yange okunsisinkana nga nkomawo n'obuwanguzi nga nva eri Abammoni, nzija kukiweereza Omukama ng'ekitambiro ekyokye.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 omuntu alisooka okufuluma mu miryango gy'ennyumba yange okunnyaniriza nga nkomyewo n'obuwanguzi, aliba wa Mukama. Ndimuwaayo okuba ekitambiro ekyokebwa.”

See the chapter Copy




Abalam 11:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements