Abalam 11:27 - Luganda Bible 200327 Si nze nsobezza, naye ggwe osobezza okunnwanyisa. Mukama ye mulamuzi. Alamule leero wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Nze sikwonoonangako nakatono, naye ggwe onsosokereza okulwana nange; Mukama, Omulamuzi, alamule leero wakati w'abaana ba Isiraeri n'abaana ba Amoni.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Kaakano sirina kye nkusobezza naye ggwe onnumbye okulwana nange. Kale Mukama, Omulamuzi, leero alamule wakati w’abaana ba Isirayiri n’abaana ba Amoni.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Kale nze sikwonoonanga, naye ggwe onsobezza okulwana nange: Mukama, Omulamuzi, alamule leero wakati w'abaana ba Isiraeri n'abaana ba Amoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU27 Awo nno si nze nkukola akabi, wabula ggwe onkola akabi ng'onnangirirako entalo. Omukama omulamuzi atusalirewo ekituufu wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200327 Si nze nsobezza, naye ggwe osobezza okunnwanyisa. Mukama ye mulamuzi. Alamule leero wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.” See the chapter |