Abalam 11:24 - Luganda Bible 200324 Kuuma ensi, lubaale wo Kemosi gy'akuwa. Naye naffe tujja kukuuma buli kimu Mukama Katonda waffe ky'atuwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Sigaza ekyo Katonda wo Kemosi ky'eyakuwa, naffe tugenda kukuuma ekyo Mukama Katonda waffe kyeyatuwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Lwaki totwala ensi lubaale wo Kemosi gye yakuwa, naffe ne tutwala eyo Mukama Katonda waffe gye yatuwa? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Tolirya nsi katonda wo Kemosi gy'akuwa okulya? Naffe bwe tutyo bonna Mukama Katonda waffe be yagobamu mu maaso gaffe, eyo gye tulirya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 Ggwe lubaale wo Cemosi bw'abaako ky'akuwadde otwale, tokitwala? Naffe bwe tutyo Omukama Katonda waffe bye yatugoberawo tutwale, twabitwala. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Kuuma ensi, lubaale wo Kemosi gy'akuwa. Naye naffe tujja kukuuma buli kimu Mukama Katonda waffe ky'atuwa. See the chapter |