Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:22 - Luganda Bible 2003

22 Ne batwala ekitundu kyonna eky'Abaamori, okuva ku Arunoni okutuuka ku Yabboki, mu bukiikakkono, n'okuva ku Yorudaani mu bukiikaddyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Ne batwala ensi yonna ey'Abamoli, okuva ku mugga Alunoni okutuuka ku mugga Yabboki, era n'okuva mu ddungu okutuuka ku Yoludaani.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Ne bawamba ensalo yonna ey’Abamoli okuva ku Alunoni okutuuka ku Yaboki, n’okuva ku ddungu okutuuka ku Yoludaani.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Ne balya ensalo yonna ey'Abamoli, okuva ku Alunoni okutuuka ku Yabboki, era okuva mu ddungu okutuuka ku Yoludaani.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Bezza ensi yonna ey'Abaamori okuva ku Arunoni okutuuka ku Yabboki, n'okuva mu ddungu okutuuka ku Yorudani.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Ne batwala ekitundu kyonna eky'Abaamori, okuva ku Arunoni okutuuka ku Yabboki, mu bukiikakkono, n'okuva ku Yorudaani mu bukiikaddyo.

See the chapter Copy




Abalam 11:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements