Abalam 11:20 - Luganda Bible 200320 Kyokka Sihoni n'ateesiga Yisirayeli kuyita mu nsi ye. N'akuŋŋaanya eggye lyonna n'asiisira mu Yahazi n'alwanyisa Yisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Naye Sikoni n'ateesiga Isiraeri kuyita mu nsi ye; n'akuŋŋaanya abantu be bonna n'asiisira mu Yakazi okulwana ne Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Naye Sikoni n’ateesiga Isirayiri kuyita mu nsalo ye, era Sikoni n’akuŋŋaanya abantu be bonna, ne basiisira mu Yakazi, n’alwanyisa Isirayiri.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Naye Sikoni n'ateesiga Isiraeri kuyita mu nsalo ye: naye Sikoni n'akuŋŋaanya abantu be bonna n'asiisira mu Yakazi, n'alwana ne Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Kyokka Sikoni teyeesiga Yisirayeli kuyita mu nsi ye; wabula yakuŋŋaanya abantu be bonna n'asiisira e Yawazi, n'alwanyisa Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Kyokka Sihoni n'ateesiga Yisirayeli kuyita mu nsi ye. N'akuŋŋaanya eggye lyonna n'asiisira mu Yahazi n'alwanyisa Yisirayeli. See the chapter |