Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:16 - Luganda Bible 2003

16 Naye Abayisirayeli bwe baava e Misiri, baayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, ne bagguka e Kadesi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Isiraeri bweyava e Misiri, yayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, naggukira e Kadesi;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Naye Isirayiri bwe baava mu Misiri ne baba nga bayita mu ddungu nga balaga ku Nnyanja Emyufu n’e Kadesi,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 naye bwe baayambuka okuva mu Misiri, Isiraeri bwe yali ayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, n'atuuka e Kadesi;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Naye bwe yava e Misiri, yayita mu ddungu ery'Ennyanja ey'Ebiwuuwa, n'ajja e Kadesi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Naye Abayisirayeli bwe baava e Misiri, baayita mu ddungu okutuuka ku Nnyanja Emmyufu, ne bagguka e Kadesi.

See the chapter Copy




Abalam 11:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements