Abalam 11:12 - Luganda Bible 200312 Awo Yefuta n'atuma ababaka eri kabaka w'Abammoni okumugamba nti: “Otuvunaana ki? Lwaki olumba ensi yaffe?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Awo Yefusa n'atuma ababaka eri kabaka w'abaana ba Amoni n'amubuuza nti, “Onvunaana ki? Lwaki ozze okulwanyisa ensi yange?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Yefusa n’atuma ababaka eri kabaka w’abaana ba Amoni, ng’amugamba nti, “Onnanga ki ggwe, okujja gye ndi, olwanyise eggwanga lyange?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Awo Yefusa n'atuma ababaka eri kabaka w'abaana ba Amoni ng'ayogera nti Gw'olina ki nange, ekikuleese gye ndi okulwanyisa ensi yange? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Yefuta n'atuma ababaka eri kabaka w'Abammoni nti: “Kiki kye nakukola olyoke ojje okulumba ensi yange?” See the chapterLuganda DC Bible 200312 Awo Yefuta n'atuma ababaka eri kabaka w'Abammoni okumugamba nti: “Otuvunaana ki? Lwaki olumba ensi yaffe?” See the chapter |