Abalam 10:7 - Luganda Bible 20037 Mukama n'asunguwalira Abayisirayeli, n'aleka Abafilistiya n'Abammoni okubawangula. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri, n'abagabula mu mukono gw'Abafirisuuti n'ogw'Abamoni ne babafuga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Mukama Katonda n’anyiigira Isirayiri, n’abagabula mu mukono gw’Abafirisuuti ne mu mukono gw’abaana ba Amoni, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri, n'abatunda mu mukono gw'Abafirisuuti, ne mu mukono gw'abaana ba Amoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'abawaayo mu mikono gy'Abafilisitiini n'egy'Abammoni, See the chapterLuganda DC Bible 20037 Mukama n'asunguwalira Abayisirayeli, n'aleka Abafilistiya n'Abammoni okubawangula. See the chapter |