Abalam 10:16 - Luganda Bible 200316 Ne beggyako balubaale abagwira, ne baweereza Mukama. N'alumwa omwoyo olw'okubonaabona kwa Yisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Ne beggyako bakatonda abalala be baweerezanga; Omwoyo gwa Mukama ne gumuluma olw'okubonaabona kw'abaana ba Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Ne baggya wakati mu bo bakatonda abalala, ne baweereza Mukama Katonda. Mukama n’alumwa olw’ennaku ya Isirayiri.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Ne baggya mu bo bakatonda abaggya ne baweereza Mukama: omwoyo gwe ne gumuluma olw'ennaku za Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Olwo ne basuula eri ebifaananyi byonna ebya balubaale abagwira, ne baweereza Omukama. N'Omukama naye nga takyasobola kugumiikiriza nnaku ya Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Ne beggyako balubaale abagwira, ne baweereza Mukama. N'alumwa omwoyo olw'okubonaabona kwa Yisirayeli. See the chapter |