Online Bible

- Advertisements -




Abalam 10:15 - Luganda Bible 2003

15 Naye Abayisirayeli ne bagamba Mukama nti: “Twayonoona. Tukoleko kyonna ky'onoolaba nga kisaana, naye tukwegayiridde tununule.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Abaana ba Isiraeri ne bagamba Mukama nti, “Twayonoona; tukole kyonna ky'onoolaba nga kirungi, kyokka tuwonye leero, tukwegayiridde.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Naye abaana ba Isirayiri ne bagamba Mukama Katonda nti, “Twayonoona. Tukole kyonna ky’onoolaba nga kye kitusaanira. Kyokka tulokole kaakano.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Abaana ba Isiraeri ne bagamba Mukama nti Twayonoona: tukole kyonna ky'onoolaba nga kirungi: kyokka tuwonye leero, tukwegayiridde.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Abayisirayeli ne bagamba Omukama nti: “Twayonoona. Tuyise nga ggwe bw'oyagala; naye olwa leero, tukwegayiridde tuwonye.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Naye Abayisirayeli ne bagamba Mukama nti: “Twayonoona. Tukoleko kyonna ky'onoolaba nga kisaana, naye tukwegayiridde tununule.”

See the chapter Copy




Abalam 10:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements