Online Bible

- Advertisements -




Abalam 10:1 - Luganda Bible 2003

1 Abimeleki bwe yamala okufa, Tola mutabani wa Puwa era muzzukulu wa Dodo, n'ajja okununula Yisirayeli. Yali wa mu Kika kya Yissakaari, ng'abeera mu Samiri mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Awo Abimereki bweyamala okufa, Tola mutabani wa Puwa muzzukulu wa Dodo, ow'omukika kya Isakaali n'agolokoka okulokola Isiraeri; yabeera nga mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Awo oluvannyuma lwa Abimereki, ne wabaawo Toola mutabani wa Puwa, era muzzukulu wa Dodo, omusajja wa Isakaali eyajja okulokola Isirayiri, eyabeeranga mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey’ensozi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Awo oluvannyuma lwa Abimereki ne wabaawo Toola mutabani wa Puwa, mutabani wa Dodo, omusajja wa Isakaali, okulokola Isiraeri; n'abeera mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Abimeleki ng'avuddewo, ne wasitukawo Tola okuwonya Yisirayeli. Yali musajja wa mu Yissakari, mutabani wa Puwa, mutabani wa Dodo. Yabeeranga Samiri mu nsozi za Efurayimu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Abimeleki bwe yamala okufa, Tola mutabani wa Puwa era muzzukulu wa Dodo, n'ajja okununula Yisirayeli. Yali wa mu Kika kya Yissakaari, ng'abeera mu Samiri mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi.

See the chapter Copy




Abalam 10:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements