Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Bwe baava awo ne bagenda okulwanyisa Abakanaani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Bwe baava awo ne balumba Abakanani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi, ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo ne babalwanyisa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Awo abasajja ba Yuda ne balumba Abakanani abaabeeranga mu nsozi ne mu biwonvu ne mu bukiika obwa ddyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Awo bwe baamala abaana ba Yuda ne baserengeta okulwanyisa Abakanani abaatuula mu nsi ey'ensozi, ne mu bukiika obwa ddyo, ne mu nsi ey'olusenyi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Oluvannyuma abantu ba Yuda ne bakkirira okulwanyisa Abakanaani abaabeeranga mu nsi ey'ensozi, ne mu Negevu ne mu Sefela.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Bwe baava awo ne bagenda okulwanyisa Abakanaani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo.

See the chapter Copy




Abalam 1:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements