Abalam 1:8 - Luganda Bible 20038 Awo ab'Ekika kya Yuda ne balumba Yerusaalemu, ne bakiwamba, ne batta abantu baamu, ekibuga ne bakyokya omuliro. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Awo ab'ekika kya Yuda ne baalumba Yerusaalemi ne bakiwangula ne batta abantu bamu, ne bakimenyamenya, ne bakyokya omuliro. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Abasajja ba Yuda ne balumba ekibuga Yerusaalemi ne bakiwamba ne batta abantu baamu n’ekitala, oluvannyuma ne bakyokya. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Abaana ba Yuda ne balwanyisa Yerusaalemi, ne bakimenya, ne bakitta n'ekitala, ne bookya ekibuga omuliro. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Abantu ba Yuda ne balumba ekibuga Yeruzaalemu. Ne bakikuba n'obwogi bw'ekitala, ne bakiwamba, ne bakiteekera omuliro. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Awo ab'Ekika kya Yuda ne balumba Yerusaalemu, ne bakiwamba, ne batta abantu baamu, ekibuga ne bakyokya omuliro. See the chapter |