Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:35 - Luganda Bible 2003

35 Abaamori ne bongera okubeera mu Ayiyalooni, ne mu Saalubini, ne ku lusozi Eresi. Naye ab'omu Kika kya Efurayimu n'ab'omu Kika kya Manasse ne babakinako, ne babawaliriza okubakoleranga emirimu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

35 Abamoli ne bongera okubeera mu Ayalooni, ne mu Saalubimu ne ku lusozi Eresi. Naye ab'omu kika kya Efulayimu n'ab'omu kika kya Manase ne babasinza amaanyi, ne babawaliriza okubakoleranga emirimu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

35 Newaakubadde Abamoli baalwanirira nnyo okubeera ku lusozi Keresi, mu Ayalooni ne Saalubimu naye ab’omu kika kya Yusufu ne babafufuggaza era ne babawaliriza okubawanga omusolo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

35 naye Abamoli baayagala okutuula ku lusozi Keresi, mu Ayalooni, ne mu Saalubimu: naye omukono gw'ennyumba ya Yusufu ne gusinga, n'okufuuka ne bafuuka ab'okuwanga omusolo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

35 Era Abaamori baamalirira okusigala mu Lusozi Eresi, mu Ayijaloni ne mu Saalubimu. Kyokka ennyumba ya Yozefu bwe yeeyongera amaanyi, ne babassa ku kasanvu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

35 Abaamori ne bongera okubeera mu Ayiyalooni, ne mu Saalubini, ne ku lusozi Eresi. Naye ab'omu Kika kya Efurayimu n'ab'omu Kika kya Manasse ne babakinako, ne babawaliriza okubakoleranga emirimu.

See the chapter Copy




Abalam 1:35

Follow us:

Advertisements


Advertisements