Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:34 - Luganda Bible 2003

34 Abaamori baasindiikiriza ab'omu Kika kya Daani ne babazzaayo mu nsi ey'ensozi, ne batabakkiriza kukka mu lusenyi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

34 Abamoli baasindiikiriza ab'omu kika kya Ddaani ne babazzaayo mu nsi ey'ensozi, ne batabakkiriza kukka mu lusenyi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

34 Bo abasajja ba Ddaani tebaasobola kuwamba nsi y’Abamoli ey’omu kiwonvu era Abamoli ne babafuumuula ne baabazaayo mu nsozi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

34 Abamoli ne bagobera abaana ba Ddaani mu nsi ey'ensozi: kubanga tebaabaganya kuserengeta mu kiwonvu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

34 Bo Abaamori baagobera Abadaani mu nsozi, tebaabaganya kukka mu nsenyi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

34 Abaamori baasindiikiriza ab'omu Kika kya Daani ne babazzaayo mu nsi ey'ensozi, ne batabakkiriza kukka mu lusenyi.

See the chapter Copy




Abalam 1:34

Follow us:

Advertisements


Advertisements