Abalam 1:29 - Luganda Bible 200329 Ab'omu Kika kya Efurayimu tebaagobamu Bakanaani abaali mu kibuga Gezeri, Abakanaani ne bongera okubeeramu wamu nabo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Ab'ekika kya Efulayimu ne batagoba ba Kanani abaatuulanga mu Gezeri; naye Abakanani ne beeyongera okubeera mu Gezeri wamu nabo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Era ne Efulayimu teyagoba Bakanani naye yabakkiriza okubeera awamu naye mu Gezeri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Efulayimu n'atagoba Bakanani abaatuula mu Gezeri; naye Abakanani ne batuula mu Gezeri wakati mu bo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU29 Ne Efurayimu teyasobola kugoba Bakanaani mu Gezeri, bwe batyo Abakanaani bakyabeera wamu nabo mu Gezeri. See the chapterLuganda DC Bible 200329 Ab'omu Kika kya Efurayimu tebaagobamu Bakanaani abaali mu kibuga Gezeri, Abakanaani ne bongera okubeeramu wamu nabo. See the chapter |