Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:28 - Luganda Bible 2003

28 Awo Abayisirayeli bwe beeyongera okuba ab'amaanyi, ne bawaliriza Abakanaani okubakoleranga emirimu, naye ne batabagoberamu ddala.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Awo abaana ba Isiraeri bwe beeyongera okuba ab'amaanyi, ne bawaliriza Abakanani okubakoleranga emirimu, naye ne batabagoberamu ddala.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Awo Abayisirayiri bwe beeyongera amaanyi ne bawaliriza Abakanani okubakoleranga emirimu mu kifo ky’okugobwa mu nsi eyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Awo olwatuuka, Isiraeri bwe yafuna amaanyi, ne bakoza Abakanani emirimu, ne batabagobera ddala.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

28 Naye Yisirayeli bwe yeeyongera amaanyi n'assa Abakanaani ku kasanvu; naye eky'okubagobamu teyakisobola.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

28 Awo Abayisirayeli bwe beeyongera okuba ab'amaanyi, ne bawaliriza Abakanaani okubakoleranga emirimu, naye ne batabagoberamu ddala.

See the chapter Copy




Abalam 1:28

Follow us:

Advertisements


Advertisements