Abalam 1:26 - Luganda Bible 200326 Omusajja oyo n'agenda mu nsi y'Abahiiti n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luuzi. Era kikyayitibwa erinnya eryo n'okutuusa kati. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi ey'Abakiiti, n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luzi, eryo lye linnya lyakyo ne leero. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Omusajja oyo n’asengukira mu nsi y’Abakiiti, n’azimbayo n’ekibuga n’akituuma Luzi, n’okutuusa kaakano bwe kiyitibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi ey'Abakiiti, n'azimba ekibuga, n'akituuma erinnya lyakyo Luzi: lye linnya lyakyo ne leero. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU26 Omusajja n'asengukira mu nsi y'Abakitti, n'azimbayo ekibuga, n'akituuma Luzi, erinnya lye kikyayitibwa n'okutuusa ku lunaku lwa leero. See the chapterLuganda DC Bible 200326 Omusajja oyo n'agenda mu nsi y'Abahiiti n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luuzi. Era kikyayitibwa erinnya eryo n'okutuusa kati. See the chapter |