Abalam 1:22 - Luganda Bible 200322 Ab'omu Kika kya Efurayimu n'ab'omu Kika kya Manasse nabo ne balumba Beteli ekyali kiyitibwa Luuzi, Mukama n'abayamba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 N'ennyumba ya Yusufu, era n'abo ne balumba Beseri, Mukama n'aba wamu nabo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 N’abasajja ba Yusufu ne balumba Beseri era Mukama yali wamu nabo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 N'ennyumba ya Yusufu, era nabo ne balinnya ne balumba Beseri. Mukama n'aba wamu nabo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Ab'ennyumba ya Yozefu ne balumba Beteli; Omukama yali nabo. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Ab'omu Kika kya Efurayimu n'ab'omu Kika kya Manasse nabo ne balumba Beteli ekyali kiyitibwa Luuzi, Mukama n'abayamba. See the chapter |