Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:20 - Luganda Bible 2003

20 Ekibuga Heburooni ne kiweebwa Kalebu, nga Musa bwe yalagira, Kalebu n'agobamu ab'ebika ebisatu eby'abazzukulu ba Anaki.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Awo Kalebu n'aweebwa Kebbulooni nga Musa bwe yalagira, n'agobamu abaana abasatu ab'Anaki.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Kebbulooni n’ekiweebwa Kalebu, nga Musa bwe yalagira, n’akifuumulamu batabani ba Anaki abasatu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Ne bawa Kalebu Kebbulooni, nga Musa bwe yayogera: n'agobera omwo abaana abasatu aba Anaki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Kalebu ne bamuwa Keburoni, nga Musa bwe yali agambye; yagobamu Abaanaki abasatu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Ekibuga Heburooni ne kiweebwa Kalebu, nga Musa bwe yalagira, Kalebu n'agobamu ab'ebika ebisatu eby'abazzukulu ba Anaki.

See the chapter Copy




Abalam 1:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements