Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:19 - Luganda Bible 2003

19 Era Mukama n'abayamba ne bawamba ensi ey'ensozi. Naye ne batasobola kugobamu batuuze ab'omu bisenyi, kubanga abatuuze abo baalina amagaali ag'ebyuma.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Mukama yali wamu n'abe kika kya Yuda ne bawangula abantu abaali mu nsi ey'ensozi, wabula ne batasobola kuwangula abantu abaatulanga mu bisenyi, kubanga abantu abo balina amagaali ag'ebyuma.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Mukama yali wamu ne Yuda n’awangula abantu abaabeeranga mu nsozi okuggyako yalemwa okuwangula abantu abaabeeranga mu kiwonvu kubanga baalina amagaali ag’ekyuma.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Era Mukama yali wamu ne Yuda; n'agoba (abaatuula) mu nsi ey'ensozi; kubanga teyayinza kugoba abaatuula mu kiwonvu, kubanga baali balina amagaali ag'ekyuma.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Omukama yali n'abasajja ba Yuda. Baawamba ensi ey'ensozi, kyokka mu nsenyi tebaasobola kugobamu batuuze baamu, kubanga baalina ebigaali eby'ebyuma.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Era Mukama n'abayamba ne bawamba ensi ey'ensozi. Naye ne batasobola kugobamu batuuze ab'omu bisenyi, kubanga abatuuze abo baalina amagaali ag'ebyuma.

See the chapter Copy




Abalam 1:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements