Abalam 1:14 - Luganda Bible 200314 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Otiniyeeli n'akuutira Akasa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akasa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala ki?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Osunieri n'akuutira Akusa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akusa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti, “Oyagala ki?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Awo Osunieri bwe yamala okuwasa Akusa n’amufukuutirira asabe kitaawe ennimiro; Akusa n’addayo eri kitaawe, bwe yali ava ku ndogoyi, Kalebe n’amubuuza nti, “Oyagala ki?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo bwe yajja (gy'ali), n'asabisa kitaawe ennimiro: n'ava ku ndogoyi ye; Kalebu n'amugamba nti Oyagala ki? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Olumu Akusa bwe yajja ewa Otunyeli, Otunyeli n'amupikiriza asabe kitaawe ekibanja. Bwe yabuuka ku ndogoyi, Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala nkukolere ki?” See the chapterLuganda DC Bible 200314 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Otiniyeeli n'akuutira Akasa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akasa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala ki?” See the chapter |