Abalam 1:13 - Luganda Bible 200313 Otiniyeeli mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akasa amuwase. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo Osunieri mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu, n'akilwanyisa n'akiwangula. Kalebu n'amuwa muwala we Akusa amuwase. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Osunieri, omwana wa Kenazi muto wa Kalebu n’akiwamba bw’atyo n’aweebwa Akusa okumuwasa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Osunieri, omwana wa Kenazi, muganda wa Kalebu omuto, n'akimenya: n'amuwa Akusa muwala we okumuwasa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Otunyeli, mutabani wa Kenazi, muganda wa Kalebu, mutoowe, n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akusa abeere mukazi we. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Otiniyeeli mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu n'akiwamba. Kalebu n'amuwa muwala we Akasa amuwase. See the chapter |