Online Bible

- Advertisements -




Abalam 1:12 - Luganda Bible 2003

12 Omu ku bo ayitibwa Kalebu n'agamba nti: “Anaalumba n'awamba ekibuga Kiriyati Seferi nja kumuwa muwala wange Akasa amuwase.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Omu ku basajja ba Yuda ayitibwa Kalebu n'agamba nti, “Oyo alirumba Kiriasuseferi n'akiwangula ndimuwa muwala wange Akusa n'amuwasa.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Awo Kalebu n’agamba nti, “Oyo alirumba Kiriasuseferi n’akiwamba ndimuwa muwala wange Akusa okumuwasa.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Kalebu n'ayogera nti Oyo alitta Kiriasuseferi n'akimenya, ndimuwa Akusa muwala wange okumuwasa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Kalebu n'agamba nti: “Omusajja anaawangula n'awamba Kiriyati-Seferi, nnaamuwa muwala wange Akusa abeere mukazi we.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Omu ku bo ayitibwa Kalebu n'agamba nti: “Anaalumba n'awamba ekibuga Kiriyati Seferi nja kumuwa muwala wange Akasa amuwase.”

See the chapter Copy




Abalam 1:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements