Abalam 1:1 - Luganda Bible 20031 Awo Yoswa ng'amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Mukama nti: “Baani ababa basooka okugenda okulumba Abakanaani okubalwanyisa?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo Yoswa bwe yamala okufa, abaana ba Isiraeri ne babuuza Mukama nti, “Kika ki ekinaasooka okulumba Abakanani okubalwanyisa?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Oluvannyuma lw’okufa kwa Yoswa, Abayisirayiri ne babuuza Mukama Katonda nti, “Ani mu ffe alisooka okwaŋŋanga Abakanani okubalwanyisa?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Awo Yoswa bwe yamala okufa, abaana ba Isiraeri ne babuuza Mukama nti Ani alisooka okulinnya eri Abakanani, okubalwanyisa? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 Nga Yoswa amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Omukama nti: “Ani mu ffe anaasooka okutwambukirayo alumbe Abakanaani abalwanyise?” See the chapterLuganda DC Bible 20031 Awo Yoswa ng'amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Mukama nti: “Baani ababa basooka okugenda okulumba Abakanaani okubalwanyisa?” See the chapter |