Abaefeso 6:6 - Luganda Bible 20036 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula ekyo Katonda ky'ayagala, mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abaddu ba Kristo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 si nga mu kuweereza okw'okungulu, ng'abaagala okusiimibwanga abantu; naye ng'abaddu ba Kristo, nga mukolanga n'omwoyo Katonda by'ayagala. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula mukolenga ng’abaddu ba Kristo nga mukola n’omutima gwammwe gwonna, nga Katonda bw’ayagala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 si nga mu kuweereza okw'okungulu, ng'abaagala okusiimibwanga abantu; naye ng'abaddu ba Kristo, nga mukolanga n'omwoyo Katonda by'ayagala, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 si lwa kulabibwa kyokka, kyenkana ng'abanoonya okutendebwa abantu, wabula nga bwe muli baweereza ba Kristu, mukole Katonda ky'ayagala n'omutima gwonna. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula ekyo Katonda ky'ayagala, mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abaddu ba Kristo. See the chapter |