Abaefeso 6:24 - Luganda Bible 200324 Katonda akwatirwenga ekisa abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo, emirembe n'emirembe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Ekisa kibeerenga n'abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo n'okwagala obutaggwaawo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Ekisa kya Katonda kibeerenga n’abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo n’okwagala okutaggwaawo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Ekisa kibeerenga n'abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo mu butamala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 Eneema ebeere n'abo bonna abaagala Omukama Yezu Kristu n'okwagala okutagooka. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Katonda akwatirwenga ekisa abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo, emirembe n'emirembe. See the chapter |