Abaefeso 6:21 - Luganda Bible 200321 Tukiko, owooluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa owa Mukama, alibategeeza byonna, mulyoke mumanye ebinfaako ne bye nkola. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Naye nammwe mulyoke mutegeere ebifa gye ndi bwe biri, Tukiko, ow'oluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe alibategeeza byonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Tukiko, owooluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe, alibategeeza byonna mulyoke mutegeere ebinfaako ne bye nkola. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Naye nammwe mulyoke mutegeere ebifa gye ndi bwe biri, Tukiko, ow'oluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe alibategeeza byonna: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 Nammwe okumanya bwe ndi ne bye nkola, ebyo byonna Tukiko owooluganda omwagalwa, omuweereza omwesigwa mu Mukama, anaabibabuulira. See the chapterLuganda DC Bible 200321 Tukiko, owooluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa owa Mukama, alibategeeza byonna, mulyoke mumanye ebinfaako ne bye nkola. See the chapter |