Abaefeso 6:19 - Luganda Bible 200319 Nange munsabire, bwe nnaabanga njogera, mpeebwe eby'okwogera, era mbyogere n'obuvumu, nga mmanyisa abantu ekyama ky'Amawulire Amalungi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Nange munsabire buli lwenayasamyanga akamwa kange ndyoke mpeebwe okwogeranga, n'okutegeezanga n'obuvumu ekyama eky'Enjiri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Era nange munsabirenga bwe nnaabanga njogera mpeebwe eby’okwogera, era mbyogerenga n’obuvumu nga ntegeeza abantu ekyama ky’Enjiri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 era nange ndyoke mpeebwe okwogeranga okwasamyanga akamwa kange, okutegeezanga n'obuvumu ekyama eky'enjiri, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 nange nga munsabira nfune ebigambo, njasamye akamwa kange n'obuvumu okumanyisa ekyama ky'Evangili See the chapterLuganda DC Bible 200319 Nange munsabire, bwe nnaabanga njogera, mpeebwe eby'okwogera, era mbyogere n'obuvumu, nga mmanyisa abantu ekyama ky'Amawulire Amalungi. See the chapter |