Abaefeso 6:14 - Luganda Bible 200314 Kale muyimirire nga mwenywezezza, ng'amazima lwe lukoba lwe mwesibye mu kiwato kyammwe, ate ng'okukola ebituufu, kye kyambalo kyammwe eky'ekyuma eky'omu kifuba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Kale muyimirirenga, nga mwesibye mu kiwato kyammwe amazima, era nga mwambadde eky'omu kifuba obutuukirivu, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Muyimirire nga muli banywevu, ng’amazima lwe lukoba lwammwe lwe mwesibye mu kiwato kyammwe, ate ng’obutuukirivu kye ky’omu kifuba, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Kale muyimirirenga, nga mwesibye mu kiwato kyammwe amazima, era nga mwambadde eky'omu kifuba obutuukirivu, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Muyimirirenga nno, nga mwesibye ebimyu, ge mazima, nga mwambadde n'ekizibawo eky'ekyuma, bwe butuukirivu, See the chapterLuganda DC Bible 200314 Kale muyimirire nga mwenywezezza, ng'amazima lwe lukoba lwe mwesibye mu kiwato kyammwe, ate ng'okukola ebituufu, kye kyambalo kyammwe eky'ekyuma eky'omu kifuba. See the chapter |