Abaefeso 6:13 - Luganda Bible 200313 N'olwekyo mukwatenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, musobole okuguma ku lunaku olw'akabi, era bwe mulimala okukola byonna, mulyoke musigale nga muli bagumu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Kale mutwalenga eby'okulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke muyinzenga okuguma ku lunaku olubi, era bwe mulimala okukola byonna, musobole okuyimirira. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Noolwekyo mwambalenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke musobole okwaŋŋanga omulabe ku lunaku olw’akabi, era bwe mulimala okukola byonna, mulyoke musigale nga muli banywevu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Kale mutwalenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke muyinzenga okuguma ku lunaku olubi, era bwe mulimala okukola byonna, musobole okuyimirira. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Kale nno mukwatenga ebyokulwanyisa bya Katonda, lwe munaasobola okutala ku lunaku olw'akabi, nga mumaze okukola kyonna ekisoboka, musigale nga muli banywevu. See the chapterLuganda DC Bible 200313 N'olwekyo mukwatenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, musobole okuguma ku lunaku olw'akabi, era bwe mulimala okukola byonna, mulyoke musigale nga muli bagumu. See the chapter |