Abaefeso 6:11 - Luganda Bible 200311 Mukozesenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke musobole okuziyiza enkwe za Sitaani. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Mwambalenga eby'okulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke muyinzenga okuyimirira eri enkwe za Setaani. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Mwambale ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke musobole okwolekera enkwe za Setaani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Mwambalenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke muyinzenga okuyimirira eri enkwe za Setaani. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Mwambalenga mubune ebyokulwanyisa ebya Katonda, musobole okuziyiza obukodyo bwa Sitaani. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Mukozesenga ebyokulwanyisa byonna ebya Katonda, mulyoke musobole okuziyiza enkwe za Sitaani. See the chapter |