Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 5:6 - Luganda Bible 2003

6 Walemenga kubaawo ababuzaabuza n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebikolwa ebyo, obusungu bwa Katonda bukola ku bantu abajeemu

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Omuntu yenna tabalimbanga n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebyo obusungu bwa Katonda bujja ku baana abatawulira.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Omuntu yenna tabalimbalimbanga n’ebigambo ebitaliimu. Katonda abonereza buli muntu yenna amujeemera.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Omuntu yenna tabalimbanga n'ebigambo ebitaliimu: kubanga olw'ebyo obusungu bwa Katonda bujja ku baana abatawulira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Tebabaguyanga n'ebigambo ebitaliimu; ebintu ng'ebyo bye bireetera Katonda okusunguwalira abajeemu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Walemenga kubaawo ababuzaabuza n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebikolwa ebyo, obusungu bwa Katonda bukola ku bantu abajeemu

See the chapter Copy




Abaefeso 5:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements