Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 5:3 - Luganda Bible 2003

3 Muli bantu ba Katonda, n'olwekyo obwenzi n'obugwagwa bwonna, n'okwegomba okubi tebisaana na kwogerebwa mu mmwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Naye obwenzi n'obugwagwa bwonna n'okwegomba n'okwogerebwa tebyogerebwangako mu mmwe, kubanga ebyo tebigwanira batukuvu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Nga bwe muli abantu ba Katonda abatukuvu, obwenzi, n’obugwagwa bwonna, n’omululu bireme okuwulirwa mu mmwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Naye obwenzi n'obugwagwa bwonna n'okwegomba n'okwogerebwa tebyogerebwangako mu mmwe, nga bwe kigwanira abatukuvu;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Nga bwe kigwanira abatuukirivu, mu mmwe temumenyerwangamu bwenzi, buseegu n'okululunkanira ebintu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Muli bantu ba Katonda, n'olwekyo obwenzi n'obugwagwa bwonna, n'okwegomba okubi tebisaana na kwogerebwa mu mmwe.

See the chapter Copy




Abaefeso 5:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements