Abaefeso 5:27 - Luganda Bible 200327 alyoke yeefunire ekibiina ky'abamukkiriza ekyekitiibwa, nga tekiriiko bbala na kamogo, wadde ekintu ekirala ekiri ng'ebyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Alyoke agyereetere yennyini ekkanisa ey'ekitiibwa, nga terina bbala newakubadde olufunyiro newakubadde kyonna ekifaanana nga bino; naye ebeere entukuvu, eteriiko bulema. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 alyoke yeefunire Ekkanisa ey’ekitiibwa, eteriiko bbala wadde akamogo oba ekintu kyonna ekikyamu, wabula ebeere entukuvu, etuukiridde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 alyoke agyereetere yennyini ekkanisa ey'ekitiibwa, nga terina bbala newakubadde olufunyiro newakubadde kyonna ekifaanana nga bino; naye ebeere entukuvu, eteriiko bulema. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU27 alyoke mu kitiibwa yessizzeewo mu maaso ge Ekleziya ataliiko musango na lukanyanya newandibadde akantu akalala ak'engeri eyo, alyoke abeere mutukuvu nga taliiko kasobye. See the chapterLuganda DC Bible 200327 alyoke yeefunire ekibiina ky'abamukkiriza ekyekitiibwa, nga tekiriiko bbala na kamogo, wadde ekintu ekirala ekiri ng'ebyo. See the chapter |