Abaefeso 5:2 - Luganda Bible 20032 era mwagalanenga, nga Kristo bwe yatwagala, ne yeewaayo eri Katonda ku lwaffe, okuba ekirabo era ekitambiro ekiwunya obulungi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 era mutambulirenga mu kwagala, era nga Kristo bwe yabaagala mmwe, ne yeewaayo ku lwaffe okubeera ekirabo eky'evvumbe eriwunya obulungi era ssaddaaka eri Katonda. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mwagalanenga nga Kristo bwe yatwagala ne yeewaayo ku lwaffe n’afuuka ekiweebwayo era ssaddaaka eri Katonda, eyakawoowo akalungi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 era mutambulirenga mu kwagala, era nga Kristo bwe yabaagala mmwe, ne yeewaayo ku lwaffe okubeera ekirabo era ssaddaaka eri Katonda okubeera evvumbe eriwunya obulungi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Mutambulire mu kwagala nga mulabira ku Kristu nga bwe yatwagala ne yeewaayo okubeera ffe ng'ekitambiro kye yatambirira Katonda ekiwunya akawoowo ak'akaloosa. See the chapterLuganda DC Bible 20032 era mwagalanenga, nga Kristo bwe yatwagala, ne yeewaayo eri Katonda ku lwaffe, okuba ekirabo era ekitambiro ekiwunya obulungi. See the chapter |