Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 5:14 - Luganda Bible 2003

14 kubanga ekyo ekiragibwa, kirabibwa. Kyebava bagamba nti: “Zuukuka ggwe eyeebase, ozuukire, Kristo akwakire.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Kyava ayogera nti, “Zuukuka, ggwe eyeebase, ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Ekitangaala kirabisa buli kintu. Kyekiva kigambibwa nti, “Zuukuka ggwe eyeebase, Ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Kyava ayogera nti Zuukuka, ggwe eyeebase, ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Kyebava bagamba nti: “Zuukuka, ggwe eyeebase, zuukira mu bafu, Kristu ajja kukumulisa.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 kubanga ekyo ekiragibwa, kirabibwa. Kyebava bagamba nti: “Zuukuka ggwe eyeebase, ozuukire, Kristo akwakire.”

See the chapter Copy




Abaefeso 5:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements