Abaefeso 5:11 - Luganda Bible 200311 Temwegattanga n'abo abakolera mu kizikiza ebyo ebitalina mugaso, wabula mubyatuukirizenga bwatuukiriza, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Temussanga kimu n'ebikolwa ebitabala eby'ekizikiza, naye waakiri mubibuulirirenga bubuulirizi; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Temwenyigiranga mu bikolwa bya kizikiza kubanga tebigasa, wabula munenyenga ababikola. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 so temussanga kimu n'ebikolwa ebitabala eby'ekizikiza, naye waakiri mubibuulirirenga bubuulirizi; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Ebikolwa eby'omu nzikiza ebyo omutali mugaso muleme kubyetabikamu; wabula ate mubyatuukirize bwatuukiriza. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Temwegattanga n'abo abakolera mu kizikiza ebyo ebitalina mugaso, wabula mubyatuukirizenga bwatuukiriza, See the chapter |